
Gwe Mulezi Wange
Waliwo ebiseera bili ebyalimu akanyigo
Emikwano wegyantera nga jiraba nze ngenze
Ebizibu nga binyize nedwadde enkumu
Abasawo nebangamba nti teri gezi
Natunula nga ndaba esawa eweddeyo
Ya Allah nenfuuba nkukowoole
Ya Allah, ya Allah gwe mulezi wange
Ya Allah Arahman owekiisa
Ya Allah ya Allah gwe atanjabulira nga
Nakusinza olubeelera misana nakiro
Kabibe ebigezo byensi
Tebinzije nga wooli
Musanyu n’enaku ye gwe mulezi wange
Ndabayo ababutabutana olokuba ebigezo
Olwe ensimbi nebasalawo okusula elinya lyo
Abesiga amalogo, abesiga ensimbi
Byona n ebyo byansi
Oli bireeka wano nogenda eli omutonzi wo
Ya Allah, ya Allah gwe mulezi wange
Ya Allah Arahman owekiisa
Ya Allah ya Allah gwe atanjabulira nga
Nakusinza olubeelera misana nakiro
Ebeera mwoyita kimanye ye Allah agimanyi
Mukowole
Anakuwulira
Kanya duwa nga bwosinza oyo Allah owekisa
Yamanyi ebizibu byo, anakusanyusa
Kanya swallah, kola ibadah
Azikar zileete omwekjwase
Yanamala ebizibu byo
Ya Allah , ya Allah gwe mulezi wange
Ya Allah Arahman owekiisa
Ya Allah ya Allah gwe atanjabulira nga
Nakusinza olubeelera misana nakiro
Effects Media Production
Writer/s: Mariam Macqueen